Перейти к содержимому

OBUSIKA BW'OBUKAMA BWA TOORO: Ab'oluganda lwa Oyo bawakanyizza eby'ekika ky'ababiito

Spark TV Uganda

0:00 / 0:00

OBUSIKA BW'OBUKAMA BWA TOORO: Ab'oluganda lwa Oyo bawakanyizza eby'ekika ky'ababiito

75 просмотров · 22 часа назад
Spark TV Uganda
53 тыс. подписчиков
75 просмотров · 22 часа назад
Olunaku lw’eggulo, akulira ekika Ky’ababiito nga ali wamu n’olukiiko olwateereddwawo okulonda agende okudda ku Ntebe y’Obukama bwa Tooro baalonze Omulangira Edward Kijanangoma okudda mu bigere bya Omukama Oyo eyaseerera ku nkomerero y'omwezi oguwedde. Newankubadde ono yalondeddwa, ab’oluganda lw’Omukama Oyo nga bakulembeddwamu mwanyina Ruth Komuntale, omumbejja wa Tooro Elizabeth Bagaya n’abalala baawakanyizza ebyalangiriddwa nga bagamba omukama Oyo yalese ekiraamo ekirina okugobererwa.