OKUYIWA KASASIRO E BUYALA: Aba kkampuni ya Homeklin balidde matereke ne KCCA
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OKUYIWA KASASIRO E BUYALA: Aba kkampuni ya Homeklin balidde matereke ne KCCA
6 094 просмотра · 12 часов назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
6 094 просмотра · 12 часов назад
Wabaluseewo obutakaanya wakati w'emu ku Kampuni eziyoola kasasiro mu kampala eya Homeklin n'ekitongole ki KCCA , nga entabwe eva ku kyakugaana kuzza buggya Ppamiti yaabwe abakkiriza okuyoola kasasiro mu kampala. Tukitegedde bano newankubadde baweebwa layisinsi naye Ppamiti baagibamma, ekyawaliririzza n'abaddukanya ekifo gyebayiwa kasasiro e Buyala okubagaana okumuyiwayo. Ayogerera ekitongole k KCCA Danniel Nuwaabiine atugambye nti aba Homekline newankubadde bakoze nabo okumala ebbanga ddene, naye bwebaba nga tebaweebwa ppamiti, baba tebakyalina lukusa kuyola kasasiro mu kampala nga bwegubadde.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda