Перейти к содержимому

TUWAYE ALLAN KAKURU (RAZOR-BLADE) OMWANA W'OKULUGUUDO PT1

NTVUganda

0:00 / 0:00

TUWAYE ALLAN KAKURU (RAZOR-BLADE) OMWANA W'OKULUGUUDO PT1

107 510 просмотров · 13 л. назад
NTVUganda
1,29 млн подписчиков
107 510 просмотров · 13 л. назад
Mu 2011, Kakuru yava ewaabwe e Bushenyi najja atandika okubeera ku nguudo z'omu Kampala. Bazadde be okulemwa okumuwa essanyu ng'omwana kyamwenyissa nnyo emeeme. Alina emyaka 15. Mwana mukalabakalaba nnyo era olw'obuyiiya obungi asobola okukung'aanya ssente naagenda akwata ennyimba ze mu studiyo. Weyajjira ku pulogulaamu ya TUWAYE mu October 2012, yali alina oluyimba lumu ne video yaalwo. Kakuru akiikira abaana abasoba mu mitwalo 8 abali ku nguudo mu Uganda. Asobola okunyumya emboozi ey'essaawa ennamba ng'amuwuliriza takoowa. Ebyafaayo bye ebimu bisesa, ebirala bikwasa ennaku.