Перейти к содержимому

GORRETI NABWAMI: Abazirakisa bamuwadde ebintu, afunye akamwenyu ku matama

Akawungeezi

0:00 / 0:00

GORRETI NABWAMI: Abazirakisa bamuwadde ebintu, afunye akamwenyu ku matama

20 823 просмотра · 1 г. назад
Akawungeezi
825 тыс. подписчиков
20 823 просмотра · 1 г. назад
Nnaalongo Gorret Nabwami omukyala gwe twakulaga emabegako eyakakibwa abazadde okufumbirwa ku myaka 14 nga kati abadde amaze emyaka 31 ng’afumbira mu bugubi afunye ku kamwenyumwenyu oluvannyuma lw’okunyumya emboozi ye ku NTV. Ono eriyo abalabi ba NTV abazze bamuwa eby’okulya n’ensimbi enkalu okuli ne Maama Fiina amusasulidde ebbanja erisoba mu bukadde obubiri n’amuwa n’ensimbi okwongera okwekolera. Patrick Ssenyondo y’alina emboozi eno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda