OMUKAMA ATUULIZE: Manya obuvo bw’ebigambo ebibika Omukama wa Tooro
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OMUKAMA ATUULIZE: Manya obuvo bw’ebigambo ebibika Omukama wa Tooro
8 653 просмотра · 6 часов назад
Akawungeezi
815 тыс. подписчиков
8 653 просмотра · 6 часов назад
Ensi bw’ejja ekyuka, amawanga mangi gakyusa ennono n’obulombolombo bw’ago. Mu nsi ya Tooro olwaleero buli omu gy’atadde amaaso okwetegereza obuwangwa bwabwe, nga bakyali kitundu ku Bunyoro, balinanga ennono zebakkiririzangamu na ddala ku bikwatagana n’omukama okukisa omukono. Ekigambo Omukama Atulize, Enkuba etutiire, bangi tebamanyi buvo bwakyo okuggyako okumanya amakulu g’ebigambo ebyo. Olwaleero nga tusibuula Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru tetwagadde kuva mu kibira nga kino tetukiyize.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda