EMPEEREZA MU BY’OBULAMU: Gav’t yaakuwandiisa abasawo mu malwaliro gaayo 17
Akawungeezi
0:00 / 0:00
EMPEEREZA MU BY’OBULAMU: Gav’t yaakuwandiisa abasawo mu malwaliro gaayo 17
1 276 просмотров · 1 день назад
Akawungeezi
816 тыс. подписчиков
1 276 просмотров · 1 день назад
Mu kaweefube owokumalawo omuwaatwa gwe bbula ly’abasawo mu malwaliro ga gavumenti akakiiko akavunaanyizibwa ku kuwandiisa abasawo mu ggwanga aka Health Service Commission kali mu nteekateeka ez’okuwandiisaayo abasawo abalala abali eyo mu lukumi n’ekigendererwa eky’okutereza empeereza y’eby’obulamu mu ggwanga.Abasawo bano bagenda kusinga kusindikibwa mu malwaliro amakulu 17 okwetolola eggwanga okuli mulago, Butabika ,Kawempe, Yumbe, Moroto, Masaka nawalala.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda