Перейти к содержимому

OKUTEGA BBOMU Z’EKIMPATIIRA: Lyavaala ne Walusansa bazzeemu ne bakkiriza emisango

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OKUTEGA BBOMU Z’EKIMPATIIRA: Lyavaala ne Walusansa bazzeemu ne bakkiriza emisango

3 148 просмотров · 4 ч назад
Akawungeezi
821 тыс. подписчиков
3 148 просмотров · 4 ч назад
Hamza Lyavaala ne Adiil Walusansa bazzeemu okukkiriza omusango gw’okutega bbomu ezaabwatukira e Munyonyo ne Kaleerwe omwaka oguwedde, nga zino zaafiramu abantu abawerera ddala basatu. Bano kati Kkooti y’amagye etaddewo olwa Mande ya Sabiiti eggya okubasalira ekibonerezo ekibagwana.Yye munnamagye eyakulirako CMI, Maj.Gen. James Birungi omusango gwe teguwuliddwa wadde ng’omulamuzi wa kkooti y’amaggye yalagira bamukomyewo olwaleero kkooti ewulirize okusaba kw’okweyimirwa kweyali yateekayo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda