DAY 4 : GOSPEL RALLY 2026 / EBINTU BYONNA BIZZE BUGGYA
EV SSEMPIIRA MARTIN
0:00 / 0:00
DAY 4 : GOSPEL RALLY 2026 / EBINTU BYONNA BIZZE BUGGYA
41 просмотр · Трансляция закончилась 4 нед. назад
EV SSEMPIIRA MARTIN
267 подписчиков
41 просмотр · Трансляция закончилась 4 нед. назад
EBINTU BYONNA BIZZE BUGGYA – ESSUUBI LITANDIKIRA WANO | DAY 4
Waliwo ebiseera obulamu bwe bukuleetera okuwulira nti essuubi liwedde, naye Katonda akyali ku ntebe era akyasobola okutandika ekintu ekipya mu bulamu bwo. Mu Day 4 eno, tuyigirizibwa nti ebyayita tebiteekwa kukusalira musango ku biseera byo eby’omu maaso. Katonda agamba nti, “Laba, nfuula byonna biggya.” (Okubikkulirwa 21:5).
👉 Tunuulira obubaka buno okutuuka ku nkomerero, bugabane n’abalala, era weegatte naffe mu lugendo lw’okukkiriza nti essuubi litandikira wano!
#EbintuByonnaBizzeBuggya #EssuubiLitandikiraWano #Day4 #HopeChannelUganda #SsempiiraMartin #Okubikkulirwa21v5 #ChristianMessage