OLUNAKU LW'OMUKAMA 30 MU BUDDE OBW'OMWAKA (A) || Daily TV Mass 25th October, 2026
Our Lady of Africa Church Mbuya
0:00 / 0:00
OLUNAKU LW'OMUKAMA 30 MU BUDDE OBW'OMWAKA (A) || Daily TV Mass 25th October, 2026
3 410 просмотров · Трансляция закончилась 20 ч назад
Our Lady of Africa Church Mbuya
18,3 тыс. подписчиков
3 410 просмотров · Трансляция закончилась 20 ч назад
Our Lady of Africa Mbuya Parish Luganda Catholic Mass Today -Olunaku Olw'Omukama 30 Mu Budde Obw'omwaka A: Omulamwa: Twagale Bannaffe nga Ffe Bwe Tweyagala -
(i) Essomo I: Kitabo ky'Amalamaga (22: 21-27) Eddiini entuufu, erabikira mu bikolwa bya kwagala abali mu bwetaavu, abatene ng'enfuuzi, bamulekwa n'abaavu.
(ii) Essomo II: Tessalonika (1: 5 10): Amawulire agasanyusa ag'Evanjiri, Paulo omutume yagalangirira na bikolwa bya kwagala. Abantu yabayisa bulungi. Era yabakolera bingi, mu kwagala.
(iii) Evanjiri: Matayo (22: 34 40): Etteeka ekkulu kwe kwagala Katonda. Ate eriddirira kwe kwagala banaffe. Okwagala bannaffe ke kabonero akalabika nti twagala Katonda. Okwagalana ke kabonero akakasa nti Katonda ali mu ffe, anti Katonda kwe kwagala. Okwagala kwe kutufuula abaggya. Abeera n'okwagala y'akola ebiggya. Awali okwagala, abaavu bayambibwa, abasibe balambulwa, abalwadde bajjanjabwa bulungi ne bawona; ababundabunda baanirizibwa, aboonoonyi abaawukanye baddingana, basonyiyibwa ne batuuka ne mu ggulu.
-Thank you for the active participation and for always praying with us. You can make your offertory, Tithe, Donation and support to the Church through Merchant codes: MTN - 723343 and Airtel: 4337117 or Centenary Bank A/C. No: 3010610108 and through our website: www.ourladyofafrica.org/donate -
Don't MISS our daily Mass Livestream 7am (EAT). For update, Reflections, Homilies, Donations, visit; www.ourladyofafrica.org. -