GHUD TREVOR - ENO LOVE [ Official Lyrics Video]
VIMBA ENTERTAINMENT
0:00 / 0:00
GHUD TREVOR - ENO LOVE [ Official Lyrics Video]
157 320 просмотров · 4 г. назад
VIMBA ENTERTAINMENT
1,21 тыс. подписчиков
157 320 просмотров · 4 г. назад
Ghud Trevor performing " ENO LOVE " off " BIGAMBO BYAMUTIMA" EP.
Lyrics:
Produced by Shidy Beats
Written by Ghud Trevor
(Eno love)×4 enyuma
(Eno love)×4 enyumaaaa aaaa aaah ohhhhh
Omukwaano gwo gwetimbye 🥰
Nawona ekisiraanikya ex ggwe🤨🤨🤨
Yenze gwookina weliire nekumazzi nkuletedde weyiire
Oli kitundu
Mubulamu bwange gwe juuju
Nemagulu nnyondo chuuchu
Yasazeewo tubeere omwo munju uuuhh
Kale nzaani atayenda
Yenze gwwogoba naatagenda
Wafuna omwaami atalimba
Omugumu ngomutayimbwa
(Eno love)×4 enyuma
(Eno love)×4 enyumaaaa aaahh aaahhh ohhhh
CHORUS
Eno love yo
Ennuma ngeekinuubule eee
Tonzannya kwiiso
Nkusaba jangu nkukweekule eeeeee
Love yo ennuma ngeekinuubule eee
Tonzannya kwiiso
Nkusaba jangu nkukweekule iyee iyeee iyee eee ee
SECOND VERSE
Nyumirwa effujjo ryo
Gwe bwooseka bwooti omenya amabulooka
Nebazadde bo mbasuubiza kukuzimbira goloofa
Jjukira ompuuba
Gwe gwebatatuunda mu dduuka
Era gwensoma mukibiina
Yeggwe angoloza essuuka aahh aaa
Jjira oteekemu amanda
Sesaamu omukwaano gubugume ee
Nebwetuzannya nga'baana
Tokifaako omukwaano kagukulee eee ee iye
(Eno love)×4 enyuma
(Eno love)×4 enyumaaaa aaahh aaahhh ohhhh
CHORUS
THIRD VERSE
Laba omukwaano gwo gwetimbye eeee ee
Wamponya ekisiraani Kya ex nzee eeee ee ee eee
Kale nzaani atayenda
Yenze gwoogoba naatagenda
Wafuna omwaami atalimba
Omugumu ngomutayimbwa
CHORUS
Ⓒ 2022 Vimba Entertainment
#VimbaEntertainment #GhudTrevor #ENOLOVE #BIGAMBOBYAMUTIMA