Ateekateeka okwezimba ofune ssente, n'abazzukulu bo bazisange, goberera amagezi gano
Kalanzi Live
0:00 / 0:00
Ateekateeka okwezimba ofune ssente, n'abazzukulu bo bazisange, goberera amagezi gano
92 просмотра · 5 дн. назад
Kalanzi Live
25 подписчиков
92 просмотра · 5 дн. назад
Wandyagadde okwezimba okyuuse obulamu bwo era obweyagaliremu naye nga tomanyi w'otandikira? Ekibuuzo kino n'ebirala bingi by'olina,Kalanzi Lawrence mu katambike kano Kalanzi Live, akulaga empagi 5 zotolina kubuusa maaso mu lugendo luno;
1️⃣ Okubeera n'endowooza ennungi eri obulamu bwo (positive mindset)
2️⃣ Okwetegeera: amaanyi go, obunafu bwo, emikisa n'emitawaana (SWOT Analysis)
3️⃣ Okubeera n'ekiruubirirwa ekitegeerekeka (SMART vision)
4️⃣ Enkola ewanguza (winning formula)
5️⃣ Okulondoola by'okola (tracking your progress)
⏱️ EBITUNDU BY'EVIDIYO (CHAPTERS)
0:00 Tukwaniriza ku Kalanzi Live
01:36 Okwekulakulanya kye ki? (What is personal development?)
05:06 Empagi 1: Endowooza ennungi (Positive mindset)
06:41 Empagi 2: Okwetegeera, amaanyi, obunafu, emikisa n'emitawaana (SWOT)
12:09 Empagi 3: Ekiruubirirwa ekitegeerekeka (SMART vision)
12:57 Empagi 4: Enkola ewangula (Winning formula)
16:45 Empagi 5: Okugoberera enkulaakulana yo (Tracking progress)
18:00 Emboozi yaffe mu bufunze
💬 Mu musomo gwaffe guno ogusoose,kiki ekikukutteko enyo oba wa wokyalina ekibuuzo?Tuwandiikire mu comments.
🔔 Ggwe wenna ayagala okwongera okunyumirwa emboozi zaffe ku nkulaakulana,nyiga akapeesa aka SUBSCRIBE,obeera nga tosubwa biddako
#KalanziLive #Okwekulakulanya #PositiveMindset #SMARTGoals #SelfImprovement #Uganda