Перейти к содержимому

EMBEERA YA BESIGYE: Gen. Saleh agamba yamusanga tali bulungi e Luzira

Akawungeezi

0:00 / 0:00

EMBEERA YA BESIGYE: Gen. Saleh agamba yamusanga tali bulungi e Luzira

21 390 просмотров · 12 ч назад
Akawungeezi
823 тыс. подписчиков
21 390 просмотров · 12 ч назад
Omukwanaganya wa Bonnabagaggawale mu ggwanga Gen. Salim Saleh, ategeezezza nga bê yasisinkana Dr. Kizza Besigye mu kkomera ly’e Luzira nga ali ku mugo gwa ntaana ekyamuwaliriza okumuddusa ddwaliro afune obujjanjabi obw’amaanyi. Okuyingira mu nsonga zino kyava ku bubaka omuduumizi w’amagye General Muhoozi Kainerugaba bwe yateeka ku mukutu gwa X—eyali Twitter—eyategeeza nti General Saleh aweereddwa obuvunaanyizibwa bw’okugonjoola ensonga za Besigye. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda