Aba Banka y’ensi beekokodde okukandaalirira okuli mu kuteeka mu nkola Pulojekiti zebavujjirira
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Aba Banka y’ensi beekokodde okukandaalirira okuli mu kuteeka mu nkola Pulojekiti zebavujjirira
1 571 просмотр · 5 ч назад
Akawungeezi
825 тыс. подписчиков
1 571 просмотр · 5 ч назад
Abakulu okuva mu Banka y’ensi bagamba nti waliwo okukandaaliririza mu kuteeka mu nkola Pulojekiti zebavujjirira, ekiviiriddeko okufiiriza eggwanga ensimbi kko n'okukonya eby'enfuna.
Bano bagamba nti emisoso mingi egyiyitwamu okutandika okuteeka mu nkola Pulojekiti za World banka, kino kitondawo akasoobo mu nkola ye mirimu kale nga baagala Palamenti bwekiba kisoboka ebeeko amateeka g'ekyusa.
Bano okwogera bino babade basisinkanye sipika wa Palamenti Jacob Oboth okumutegeeza okusomoza kwebayitamu nga bakola emirimu gyabwe.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda