Перейти к содержимому

Bibino ebikwata ku Joseph Kyagambiddwa eyayiiya ennyimba ezaayimbwa e Roma

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Bibino ebikwata ku Joseph Kyagambiddwa eyayiiya ennyimba ezaayimbwa e Roma

36 053 просмотра · 7 л. назад
Akawungeezi
824 тыс. подписчиков
36 053 просмотра · 7 л. назад
Olunaku abajulizi ba Uganda lwe baalangirirwa mu lubu lw’abatuukirivu, kwaya eyayimba olunaku olwo na kati teyeerabirwanga kubanga bakkirizibwa okuyimba mu lulimi oluganda. Enyimba zino zawandiikibwa omusajja atayogerwako nnyo mu byafaayo bya Kelezia, Jospeh Kyagambiddwa. Kyagambiddwa yafa mu 1978 nga tabikiddwa nnyo bantu kumanya era nga kino kyeyoolekera ne ku ndabika y’entaana ye olwaleero. Tuula owulire ebikwata ku musajja emmekete ono abangi gwebeerabira edda. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda