Eby’okweyimirira Lukwago ne leero bigudde butaka, omulamuzi talabiseeko
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Eby’okweyimirira Lukwago ne leero bigudde butaka, omulamuzi talabiseeko
8 736 просмотров · 6 часов назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
8 736 просмотров · 6 часов назад
Kati guweze omulundi ogw’okusatu ng’omulamuzi alina okuwulira okusaba kwa Erias Lukwago okw’okweyimirirwa mu musango gw'okumanya ku lukwe lw'okugezaako okuvuunika gavumenti tabaawo. Ensonda ezeesigika eziri mu musango guno zitutegeezezza nti ensonga ezizze ziweebwa omulamuzi alina okuwulira okusaba kuno zibaleeta enyiike ku mitima kubanga ezimu busonga obuba busobola okwewalibwa. Olwaleero abantu ba Lukwago ababadde bakedde ku kkooti enkulu bakitegeeredde eno nti omulamuzi abadde alina okuwulira ensonga z’omuntu waabwe taliiwo nga yalwaaza maama we gweyagenze okujjanjaba.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda