Перейти к содержимому

Gen Kahinda Otafiire awabudde abali mu buyinza

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Gen Kahinda Otafiire awabudde abali mu buyinza

13 875 просмотров · 10 часов назад
Akawungeezi
818 тыс. подписчиков
13 875 просмотров · 10 часов назад
Minisita w'ebyobutonde bwensi kko n'amazzi Gen Kahinda Otafiire awabudde abali ku ludda olufuga mu Palamenti okukoma okutunuulira abavuganya gavumenti nga abalabe baabwe wabula endabirwamu ebayambako okumanya we basobezza. Otafiire yagambye nti obutakaanya mu ggwanga tebuyinza kuggwawo, kyoka esira lirina kuteekebwa ku ngeri obutakaanya nga buno gyebuyinza okumalibwawo awatali kuzibuwaliza balala kweyagalira mu Uganda fenna gyetugabana. Bino yabyogedde kawungeezi k'eggulo bweyabadde abuulira Palamenti engeri eggwanga bweriyimidde mu by'amazzi kko nokutaatira obutonde bwensi wakati wa 2025 ne 2026. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda