NIRA egamba terina bakozi bamala kugaba ndagamuntu okuzituusa ku bannayuganda
Akawungeezi
0:00 / 0:00
NIRA egamba terina bakozi bamala kugaba ndagamuntu okuzituusa ku bannayuganda
3 815 просмотров · 23 часа назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
3 815 просмотров · 23 часа назад
Abakulira ekitongole kya NIRA bagamba nti okulwawo okugaba endaga muntu eri bannayuganda bonna kivudde ku bakozi abatono bebalina, oluvanyuma lw'abamu okusuulawo emirimu gyabwe.Tukitegedde nti nakati bakyatubidde n’endagamuntu obukadde butaano ezitanatuuka ku bannyinizo , kyoka buli kisoboka kikolebwa okulaba nga zigabwa.Ababaka bateesa nti endaga muntu zituuke ku byalo byonna mu ggwanga , sosi kutambuza bantu abazetaaga okujja nga e Kololo.Okwogera bino abakulira NIRA babadde mu kakiiko ka Palamenti aka COSASE, okwongera ku by’alabikira mu alipoota y’omubazi w’ebitabo bya gavumenti ey’omwaka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda