OLUGUUDO LWA KASUBI - NAMUNGOONA: KCCA etangaazizza katundu k’oluguudo akajjudde ebinnya
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OLUGUUDO LWA KASUBI - NAMUNGOONA: KCCA etangaazizza katundu k’oluguudo akajjudde ebinnya
18 338 просмотров · 1 г. назад
Akawungeezi
816 тыс. подписчиков
18 338 просмотров · 1 г. назад
Waliwo akatundu k’oluguudo okuva e Kasubi ku bitaala okutuuka e Namungoona nga onaatera okwegatta ku luguudo lwa Northern By-pass abakozesa oluguudo olwo ke beekokkola olw’ebinya ebikasussemu. Akatundu kaafikkira mu puloojekiti y’okukola oluguudo oluva ewa Bakuli okutuukira ddala ku Northern By-pass.Aba KCCA bagamba ekiremesezza akatundu kano okukolebwa be bantu abaagaana okuwaayo ettaka eryetaagisa okukagaziya .
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda