Перейти к содержимому

OKUTUUZA OMUKAMA OMUJJA: Obukama bwetaaga akawumbi kamu okutegeka omukolo

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OKUTUUZA OMUKAMA OMUJJA: Obukama bwetaaga akawumbi kamu okutegeka omukolo

5 805 просмотров · 1 день назад
Akawungeezi
817 тыс. подписчиков
5 805 просмотров · 1 день назад
Gavumenti esabye abantu mu Bukama bwa Tooro ne bannayuganda bonna okutwaliza awamu okukuuma emirembe n'obumu mu kiseera ky'amatikkira ga Omukama omujja Edward Rukidi Nyabongo 1 agenda okutuuzibwa nga 29 omwezi guno.Minisita omubeezi ow'ekikula ky'abantu n'obuwangwa Mary Kuteesa Kamuli yawadde obubaka buno era n'atubuulira nti Obukama bwa Tooro bwaasabye minisitule y'ekikula ky'abantu okulangirira n'okuteeka mu Kyapa kya gavumenti Edward Rukidi Nyabongo 1 nga Omukama omujja.Omusuuga Charles Kamurasi asabye bannayuganda okubakwasizaako ku nsimbi ezeetaagibwa okutegeka omukolo guno eziri eyo mu kawumbi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda