Перейти к содержимому

Evelyn Anite agamba teyejjusa butaddamu kuweebwa kifo

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Evelyn Anite agamba teyejjusa butaddamu kuweebwa kifo

8 879 просмотров · 21 ч назад
Akawungeezi
821 тыс. подписчиков
8 879 просмотров · 21 ч назад
Eyali minisita wa Bamusigansimbi mu minisitule y’ebyensimbi Evelyn Anite atubuulidde nti bukyanga ava ku bwa minisita yafunira ddala e mirembe, kati asobola okukola emirimu gye nga mpaawo amukuba ku mukono. Anite agamba nti eby’obufuzi bya Uganda bijjiudde obutaagaliza, efutwa n’enge, kale nga bino byali bimukuumidde ku bunkenke okumala ebbanga lyonna ly’amaze nga aweereza nga omubaka wa Palamenti kko ne minisita. Atubuulidde nti teyafunamu kwennyamira kwonna Omukulembeze w’eggwanga bwataddamu kumulonda nga minisita,kuba era wekyatuukirawo nga ebyobufuzi bya Uganda nga atandise okubikoowa. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda