OMUVUBUKA OFUGA OTYA ENSIMBI? || LUBEGA FESTO
Hope Channel Uganda
0:00 / 0:00
OMUVUBUKA OFUGA OTYA ENSIMBI? || LUBEGA FESTO
47 просмотров · Трансляция закончилась 13 часов назад
Hope Channel Uganda
10,2 тыс. подписчиков
47 просмотров · Трансляция закончилась 13 часов назад
Obulamu bw'ekivubuka abasinga babukozesa mu kunyumirwa, okucakala mpozzi n'okukozesebwa abantu abalala. Eky'enjawulo ku Lubega Festo, obuvubuka abukozesezza okutandikawo emirimu wamu n'okwekolerera era kino yakitandika akyali mu ssomero. Wabula nga abavubuka abalala, ensimbi oluusi zaamuwabya.
Leero twagala tutegeere, omuvubuka eyeekolerera asobola okufuga eby'enfuna (ensimbi) n'ettutumu lyakwo?
Twegatteko mu pulogulamu Katuwaye, era osobola okubuuza oba okuteesa ku nsonga eno ng'oyita ku ssimu yaffe 0759882003.