Перейти к содержимому

Watongola akunze abantu b'e Kamuli okwegatta

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Watongola akunze abantu b'e Kamuli okwegatta

1 049 просмотров · 9 лет назад
Akawungeezi
816 тыс. подписчиков
1 049 просмотров · 9 лет назад
Poliisi etegeezezza nti yakutte abantu 14 mu mivuyo egyetobese mu kulonda kwa Kamuli munisipaali okwabaddewo jjo. Bano baabadde ku njuyi zombi olwa FDC n’olwa NRM. Yye Rehema Watongola eyawangudde akalulu kano akunze abantu okwegatta, batwale Kamuli mu maaso era nti mwetegefu okukolagana n’ababadde bamuvuganya. Wabula yye Salamu Musumba eyawanguddwa agaanye okukkiriza obukulembeze bwa Watongola wabula agambye nti tagenda kuddayo mu kkooti nga bwegwali omwaka oguwedde. For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda