Перейти к содержимому

EBYA BESIGYE: Omumerika bamukunyizza mu kkooti, ayogedde ku by’emmundu

Akawungeezi

0:00 / 0:00

EBYA BESIGYE: Omumerika bamukunyizza mu kkooti, ayogedde ku by’emmundu

48 213 просмотров · 1 день назад
Akawungeezi
815 тыс. подписчиков
48 213 просмотров · 1 день назад
Andrew Wilson,omujulizi omukulu mu musango gw’okulya mu nsi olukwe oguvunaanwa Dr Kizza Besigye abuulidde kkooti nti poliisi y’e Kenya yeyateeka emmundu mu kifo Besigye ne Obeid Lutale mwebaakwatirwa e Kenya. Okwogera bino, Wilson abadde ayanukula ebibuuzo ebimubuuziddwa bannamateeka ba Lutale, era ng’ategeezezza nti mu nsisinkano y’e Kenya mpaawo Lutale kyeyanyega nga bateesa ku ky’okujjako gavumenti n’okutta mukulembeze w’eggwanga. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda