ABAAKWATANGA ‘OBUBADIYA’: Baakumala emyaka 150 mu nkomyo olw’ettemu n’obubbi
Akawungeezi
0:00 / 0:00
ABAAKWATANGA ‘OBUBADIYA’: Baakumala emyaka 150 mu nkomyo olw’ettemu n’obubbi
42 154 просмотра · 3 недели назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
42 154 просмотра · 3 недели назад
Omulamuzi wa kkooti enkulu mu kampala Alex Ajiji aliko abavubuka babiri basindise mu kkomera bamaleyo emyaka 150 buli omu nga abalanga kutta bagoba ba bodaboda, kko nokubabbako Piki piki zaabwe.Abasibiddwa kuliko John Bosco Mugisha kko ne Aloysius Tamale nga bano batta abantu abawerako mu mwaka 2019 okuli ne Derrick Mulindwa gwebattira e Kakeeka mu Division ye lubaga.Bano baweereddwa ennaku 14 zokka okujjulira, kyoka songa tewabaawo kikyuka ababiri bano banaagenda okuva mu kkomera nga buli omu alina emyaka 180.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda