OKUTUMBULA EBY’OBULAMU: Gavumenti yaakusasula abasawo b’okubyalo n’emiruka
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OKUTUMBULA EBY’OBULAMU: Gavumenti yaakusasula abasawo b’okubyalo n’emiruka
1 968 просмотров · 1 дн. назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
1 968 просмотров · 1 дн. назад
Minisitule y’ebyobulamu yatongozza ebigobererwa ebijja mukufuna n’ensasula yabasawo b'okubyalo n'emiruka wano mu ggwanga okuli abayitibwa ba Village Health Teams oba VHTs ne ba Community Health Extension Workers. Mu nkola empya ba VHT balina okuba n’obuyigirize wakiri obwa P7 nga kati baakufunanga emitwalo ebiri olwa buli mulimu gwe bakola so nga bannaabwe ab'okumiruka ba so nga bannaabwe ba Community Health Extension Workers balina okuba n'obuyigirize waakiri obwa S4 nga baakufunanga akasiimo ka mitwalo kkumi neetaano buli mwezi. Kino kikoleddwa okwongera okulongoosa empeereza y'ebyobulamu eri abantu ku byalo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda