Перейти к содержимому

Omusuubuzi asse omukuumi e Busia lwa kuwamba mmaali ye

Spark TV Uganda

0:00 / 0:00

Omusuubuzi asse omukuumi e Busia lwa kuwamba mmaali ye

3 185 просмотров · 12 ч назад
Spark TV Uganda
54,7 тыс. подписчиков
3 185 просмотров · 12 ч назад
Waliwo omutembeeyi eyavudde mu mbeera n’afumita omukozi wa munisipaali ya Busia ebiso ebyamusse nga amulanga kubowa maali ye. Abaalabye bino nga bigenda mu maaso bagamba Tusker Ofubo abadde amanyiddwa ennyo nga Master yawambye ebintu by’amasimu nga nanyini byo bweyagezezzaako okumwegayirira n’agaana kwekumufumita. Kyoka abatuuze balumiriza omugenzi nga bwabadde asusse okubaliisa akakanja nga abowa emmaali y’abasuubuzi.