Capt. Babu Akambuwadde. Eby'okuzza Ekibuga Ekikulu E Nakasongola Abivuluze
Kontext Luganda и Kontext Africa TV
0:00 / 0:00
Capt. Babu Akambuwadde. Eby'okuzza Ekibuga Ekikulu E Nakasongola Abivuluze
1 169 просмотров · 2 дня назад
Kontext Luganda и Kontext Africa TV
1 169 просмотров · 2 дня назад
Eyaliko minisita mu gavumenti ya NRM Captain Francis Babu avuluze enteekateeka za gavumenti ezekuusa ku by'okusengula ekibuga kya Uganda ekikulu okuva mu Kampala okudda e Nakasongola.
Capt. Babu agamba nti buno bukuusa era wandiba nga waliwo abagala okweggagawaza nga bayita mu kukyusa ekibuga ekikulu. Awadde gavumenti amagezi eddemu yetegereze enambika y'ekibuga Kampala, etereeze enguudo, emyala, n'ebirala okusinga okuzimba ekibuga ekipya.