Omwoyo Omutukuvu Abo Abakkiriza Gwe Banaafuna | Ekkanisa ya Katonda
World Mission Society Church of God / Global
0:00 / 0:00
Omwoyo Omutukuvu Abo Abakkiriza Gwe Banaafuna | Ekkanisa ya Katonda
1 509 просмотров · 3 дн. назад
World Mission Society Church of God / Global
146 тыс. подписчиков
1 509 просмотров · 3 дн. назад
Mu Mulembe Guno, Omwoyo n’Omugole Batuwa Amazzi g’Obulamu Yesu ge yatuwa ku Mbaga y'ensiisira
Okuva Katonda bw’agamba nti abo abamukkiririzaamu bajja kufuna Omwoyo Omutukuvu, abo abaagala okugufuna balina okukkiriza n’okugoberera enjigiriza za Katonda Yakuwa mu mulembe gwa Kitaffe, Yesu mu mulembe gw’Omwana, ne Kristo Ahnsahnghong nga ye ne Katonda Nnyaffe, abazze ng’Omwoyo n’Omugole, mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu.
Mu Buli Mulembe, Abo Abagondera Ekigambo kya Katonda Be bo Abalina Okukkiriza Okw'amazima
Abo abagondera ekigambo kya Katonda be bakkiririza ddala mu Katonda. Nga Nuuwa, Ibulayimu, Musa, Yoswa, ne Kalebu bwe baaweebwa omukisa olw’okugondera ekigambo kya Katonda, n’abantu ab’okukkiriza abakuuma olunaku lwa Ssabbiiti n’Okuyitako —ebigambo bya Katonda —bajja kuweebwa omukisa leero.
"Owa Katonda awulira ebigambo bya Katonda: mmwe kyemuva mulema okuwulira, kubanga temuli ba Katonda."
Yokaana 8:47
Mukama anaakunywezanga okuba eggwanga ettukuvu eri ye, nga bwe yakulayirira; bw'onookwatanga ebiragiro bya Mukama Katonda wo n'otambuliranga mu makubo ge.
Awo amawanga gonna ag'oku nsi ganaalabanga ng'otuumiddwa erinnya lya Mukama; ne gakutyanga.
Ekyamateeka Olwokubiri 28:9–10
[World Mission Society Church of God yelina obuyinza obwenkomeredde ku lutambi luno. Okwokesamu oba okulutambuza nga tofunye lukusa tekikirizibwa.]
〖World Mission Society Church of God〗https://watv.org
〖WATV Media Cast〗 https://watvmedia.org/en