OBUSIRAAMU KYEKKI ? | EPISODE 16 | OKUKKIRIZA EBITABO BYA ALLAH | Sheikh Umar Swidiq Ndawula
Muslim Roundtable Podcast
0:00 / 0:00
OBUSIRAAMU KYEKKI ? | EPISODE 16 | OKUKKIRIZA EBITABO BYA ALLAH | Sheikh Umar Swidiq Ndawula
647 просмотров · 2 недели назад
Muslim Roundtable Podcast
2,53 тыс. подписчиков
647 просмотров · 2 недели назад
OBUSIRAAMU KYEKKI? | EPISODE 16 | OKUKKIRIZA EBITABO BYA ALLAH | Sheikh Umar Swidiq Ndawula
Mu Episode 14 eya OBUSIRAAMU KYEKKI?, Sheikh Umar Swidiq Ndawula atuyigiriza ku mpagi enkulu mu kukkiriza kw’Omusiraamu: okukkiriza Ebitabo Allah bye yassa eri ababaka Be.
Kitegeeza ki okukkiriza Ebitabo bya Allah?
Ebitabo ki Allah bye yassa?
Qur’an eyawukana etya ku bitabo ebyasooka?
Era lwaki Omusiraamu tasobola kuba na kukkiriza kujjuvu nga takkiriza bitabo bya Allah?
Allah agamba:
﴿آمَنَ الرَّسُولُ بِمَا أُنْزِلَ إِلَيْهِ مِنْ رَبِّهِ وَالْمُؤْمِنُونَ ۚ كُلٌّ آمَنَ بِاللَّهِ وَمَلَائِكَتِهِ وَكُتُبِهِ وَرُسُلِهِ﴾
“Omubaka yakkiriza ebyassibwa gy’ali okuva eri Mukama we, n’abakkiriza nabo. Buli omu yakkiriza Allah, bamalayika Be, ebitabo Bye n’ababaka Be.”
[Al-Baqarah 2:285]
🎙️ OBUSIRAAMU KYEKKI?
🎤 Sheikh Umar Swidiq Ndawula
📺 Episode 14 — Okukkiriza Ebitabo bya Allah
#ObusiraamuKyekki #SheikhUmarSwidiqNdawula #Islam #Quran #MuslimRoundtable