BESIGYE NE LUKWAGO: Mao agamba waliwo enteeseganya ezitandise okubasonyiwa
Akawungeezi
0:00 / 0:00
BESIGYE NE LUKWAGO: Mao agamba waliwo enteeseganya ezitandise okubasonyiwa
11 568 просмотров · 15 ч назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
11 568 просмотров · 15 ч назад
Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Partry Nobert Mao era minisita wa Ssemateeka atubuulidde waliwo enteseganya ezitandise wakati wa gavumenti n’oludda lwa Dr Kiiza Besigye kko ne Erias Lukwago nga ekigendererwa kya kulaba nga basonyiyibwa emisango egy’abaggulwako egy’ekuusa ku kulya munsi olukwe. Mao atugambye nti omukulembeze w’eggwanga yennyini Yoweri Kaguta Museveni yatonzeewo akakiiko akagenda okutembeeta ensonga zino,era n’akakwasa Gen Salim Saleh. Wabula bino byonna byayogedde abakulira PFF ekibiina Besigye ne Lukwago mwebava babisambazze.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda