Перейти к содержимому

ENSAASAANYA YA FUFA: COSASE ekunyizza ab’akakiiko akatwala eby’emizannyo mu ggwanga

Akawungeezi

0:00 / 0:00

ENSAASAANYA YA FUFA: COSASE ekunyizza ab’akakiiko akatwala eby’emizannyo mu ggwanga

3 191 просмотр · 22 ч назад
Akawungeezi
823 тыс. подписчиков
3 191 просмотр · 22 ч назад
Abakulu abaddukanya ekibiina ekikulembera eby’emizannyo mu ggwanga ki National Council of Sports, babuulidde ababaka nti kalisoliiso wa gavumenti yabasabye ebiwandiiko ebikwatta kungeri gye babadde bavujjirira ekibiina ki FUFA ekifuga omuzannyo gw’omupiira okumala emyaka kkumi mu kunoonyerezza kwebaliko okw’okuzuula emivuyo gy’ebyensimbi egigenda mu maaso. Abakulu bano babauulidde ababaka ku kakiiko ka palamenti akalondoola emirimu gy’ebitongole bya gavumenti eby’enawulo nti FUFA eze ekozesa ssente ze babawa nga tebagoberera embalirira yaabwe nga bwebaze balambika. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda