Перейти к содержимому

Omwana gwe baaliisi empitambi ab’obuyinza bamuggye ku nnyina

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Omwana gwe baaliisi empitambi ab’obuyinza bamuggye ku nnyina

15 547 просмотров · 1 год назад
Akawungeezi
816 тыс. подписчиков
15 547 просмотров · 1 год назад
Omwana eyaaliisibwa empitambi e Masaka aggyiddwa ku nnyina natwalibwa mu kifo awalabirirwa abaana okulaba nga tayongera kutulugunyizibwa. Abavunaanyizibwa ku mbeera z'abantu mu kitundu kino batubuulidde nti ekifo omwana wabadde awangaalira kirimu obumenyi bw'amateeka bungi nga yensonga lwaki baggyeyo omwana asobole okulabiriwa obulungi. Tukitegedde nti olwaleero Omukazi eyakola ebyambyone ku mwana ono asimbiddwa mu kkooti naggulwako ogw'okutulugunya omwana mu ngeri embi ennyo era n'asindikibwa ku alimanda. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda