Перейти к содержимому

OGW’OKUTTA MATOVU: Nsamba agguddwako gwa butemu, asindikiddwa Luzira

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OGW’OKUTTA MATOVU: Nsamba agguddwako gwa butemu, asindikiddwa Luzira

19 103 просмотра · 1 день назад
Akawungeezi
817 тыс. подписчиков
19 103 просмотра · 1 день назад
Omusajja Vincent Arnold Nsamba agambibwa okutta omuyimbi Moses Matovu leero asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa kkooti esookerwako e Makindye naasomerwa omusango gw'obutemu .Oludda oluwaabi nga lukulembedwamu munnamateeka wa gavumenti Jamaima Akingo lumutegeezeza nti obujjulizi bwonna busonga ku yye, kyoka omulamuzi amugaanye okubaako kyanyega kubanga omusango ggwe munene nnyo gugwana mu kooti nkulu.Kati Omusango gwongezedwayo okutuusa nga November 3rd 2026. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda