TCB IGNITE MID-NIGHT PRAYER ALTER 18.09.2026
The Chain Breakers-Ug
0:00 / 0:00
TCB IGNITE MID-NIGHT PRAYER ALTER 18.09.2026
1 просмотр · 3 дня назад
The Chain Breakers-Ug
99 подписчиков
1 просмотр · 3 дня назад
OUR PRAYER POINTS
INTERCEDING FOR OUR COUNTRY 🇺🇬🇺🇬
OUR PASTOR JOHN HILL AND MINISTERS
1 Mumpulirize, mmwe ebizinga; era mutege amatu, mmwe amawanga, nga muyima wala: Mukama yampita okuva mu lubuto; okuva munda ya mmange yayatula erinnya lyange:
2 era akamwa kange akafaananyizza ng'ekitala eky'obwogi, mu kisiikirize ky'omukono gwe mw'ankwese; era anfudde akasaale akazigule, mu mufuko gwe mw'ankuumidde ddala;
3 era yaŋŋamba nti Ggwe muweereza wange; Isiraeri gwe ndiweerwamu ekitiibwa.
ISAIAH 49:1-3
Kubanga emikono gyammwe gyonoonese n'omusaayi, engalo zammwe n'obutali butuukirivu; emimwa gyammwe gyogedde eby'obulimba, olulimi lwammwe luvulungutana eby'ekyejo.
4 Tewali awaaba eby'ensonga so tewali awoza eby'amazima: beesiga obutaliimu ne boogera eby'obulimba; baba mbuto za bubi ne bazaala obutali butuukirivu.
ISAIAH 59:3-4