Перейти к содержимому

OMUTAKA LWOMWA DANIEL BBOSA: Poliisi egamba abaamusse baabadde 3, waliwo anoonyezebwa

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OMUTAKA LWOMWA DANIEL BBOSA: Poliisi egamba abaamusse baabadde 3, waliwo anoonyezebwa

165 408 просмотров · 2 года назад
Akawungeezi
813 тыс. подписчиков
165 408 просмотров · 2 года назад
Embeera ekyali ya nnaku mu kika ky’endiga, Buganda n’abatuuze b’e Lungujja mu Kampala, oluvannyuma lw’okuttibwa kw’omutaka Lwomwa Daniel Bbosa.Ono yakubiddwa amasasi agaamuggye mu budde abazigu abazze bamuwondera ku ppikippiki akawungeezi k’olunaku lw’eggulo.Enteekateeka eriwo eraga nti ng’ono tanaba kuterekebwa, abazzukulu batekeeddwa okusooka okulagibwa Lwomwa addako.Poliisi etegeezezza nti abasse Lwomwa baababadde basatu nga omu yadduse , ababiri abatuuze nebabaganjambula okutuusa omu lwebaamusse nga omulala alimu ddwaliro era nga bwanafunamu olungubanguba waakubuuzibwa abitebye.Ababiri bategerekese nga amannya gaabwe ye Enock Sserunkuuma ne Noah Lujja nga bonna ba kika kya ndiga . Ayitibwa Lujja yali mu ddwaliro #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda