ABAYIZI BA BONNABASOME:Liirino essomero ly’obwannanyini eribasasulira emmere
Akawungeezi
0:00 / 0:00
ABAYIZI BA BONNABASOME:Liirino essomero ly’obwannanyini eribasasulira emmere
1 954 просмотра · 10 ч назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
1 954 просмотра · 10 ч назад
Mu disitulikiti ye Buduuda waliwo e Ssomero ly’obwannanyini li Arlington Academy of Hope erisazeewo okutandika okuliisa abayizi abagenda okukola ekibiina eky’omusanvu mu masomero ga gavumenti 15 e Buduuda n’amalala ataano e Namisindwa agatalina busobozi buliisa bayizi.Bano bagamba nti baakizudde nga ekimu kubisinga okulemesa abayizi okukola obulungi, n’okuwangaala mu masomero kuba kubulwa kya kulya okukakana nga omutindo gw’ebyenjigiriza guserebye.
.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda