Перейти к содержимому

EMIGASO GY’OKUKKIRIZA BA NABBI BA ALLAH | SHEIKH UMAR SWIDIIQ NDAWULA | OBUSIRAMU KYEKKI? Episode 18

Muslim Roundtable Podcast

0:00 / 0:00

EMIGASO GY’OKUKKIRIZA BA NABBI BA ALLAH | SHEIKH UMAR SWIDIIQ NDAWULA | OBUSIRAMU KYEKKI? Episode 18

39 просмотров · 8 часов назад
Muslim Roundtable Podcast
2,76 тыс. подписчиков
39 просмотров · 8 часов назад
Mu episode eno eya OBUSIRAAMU KYEKKI?, Sheikh Umar Swiddiiq Ndawula ayongera okutunnyonnyola ku kukkiriza ba Nabbi ba Allah — n’emigaso egy’amaanyi gye tufuna mu kubakkiriza n’okuyiga ku bulamu bwabwe. Ba Nabbi ba Allah si bantu be tusomaako ebyafaayo byokka. Allah yabatuma okutulaga ekkubo, okutuyigiriza okugondera Allah, okugumira ebizibu, okwesiga Allah n’okutambulira ku mazima. Kiki kye tuyiga ku ba Nabbi ba Allah mu bulamu bwaffe obwa buli lunaku? Kukkiriza ba Nabbi kitegeeza ki ddala eri Omusiraamu? Era tumanyi ku bulamu bwabwe ekimala okutukyusa n’okutufuula Abasiraamu abalungi? Episode 18 eriwo kati. Giwulirize, gyiga era ogabane n’omuntu omulala. #ObusiraamuKyekki #Episode18 #SheikhUmarSwiddiiqNdawula #BaNabbiBaAllah #IslamicReminder #MuslimRoundtablePodcast