OKUFA KWA MOSES MATOVU: Biibino ebikwata ku musajja agambibwa okumutta
Spark TV Uganda
0:00 / 0:00
OKUFA KWA MOSES MATOVU: Biibino ebikwata ku musajja agambibwa okumutta
172 просмотра · 3 дня назад
Spark TV Uganda
53,6 тыс. подписчиков
172 просмотра · 3 дня назад
Akawungeezi k’eggulo poliisi yakakasizza okukwatibwa kwa Vicent Nsamba agambibwa okukuba munnabitone Moses Matovu ekikonde okukakkana nga avudde mu bulamu bw'ensi.
Tukitegedde nti omusajja ono abadde mwana nzaalwa ey’e Kibuli, kinya na mpidi n’awakoleddwa ettemu.
Tuzzeeyo mu kitundu kino okwongera okutegeera omuvubuka ono.