Перейти к содержимому

🐔🚨 BROILERS vs LAYERS? Which is more PROFITABLE in Uganda? Tolunda nga tonnamanya Bino!😳

Impact farming 256🇺🇬

0:00 / 0:00

🐔🚨 BROILERS vs LAYERS? Which is more PROFITABLE in Uganda? Tolunda nga tonnamanya Bino!😳

806 просмотров · 3 недели назад
Impact farming 256🇺🇬
391 подписчик
806 просмотров · 3 недели назад
🐔 BROILERS oba LAYERS? Kiki Ekisinga Okukuletedde Ssente? Buli lunaku abalunzi bangi babuuza ekibuuzo kino: 👉 “Ntandike na Broilers oba Layers?” Mu video eno tukozesa ebintu eby’enjawulo okugeraageranya enkoko zino zombi, omuli: ✅ Advantages za Broilers ✅ Disadvantages za Broilers ✅ Advantages za Layers ✅ Disadvantages za Layers ✅ Market ya Uganda bw’efaanana kati ✅ Risk eziri mu buli nkola ✅ Capital eyeetaagisa okutandika ✅ Return on Investment (ROI) Ekisinga obukulu, twakoze calculations live nga tugeraageranya omulunzi alina capital y’emu, n’akozesa ssente ezo okumala emyaka ebiri mu Broilers oba mu Layers. Ebyavaamu biyinza okukwewuunyisa! ⚠️ Jjukira nti kino tekitegeeza nti ekimu kirungi buli kiseera okusinga ekirala. Profit esinziira ku management, market, obulwadde n’ebintu ebirala bingi. Naye mu mbeera ze twogerako mu video eno, tukulaga enjawulo mu profitability n’obujulizi. 📌 Bw’oba oli mulunzi omuggya oba oteekateeka okutandika poultry farming, video eno ejja kukuyamba nnyo okusalawo. 📢 Teweerabira: 👍 Like 💬 Comment 📤 Share ne banakulunzi abalala 🔔 Subscribe ku Impact Farming256 okusobola okufuna ebigambo eby’omugaso ku bulunzi. #Broilers #Layers #PoultryFarming #UgandaFarmers #ImpactFarming256 #PoultryBusiness #ChickenFarming #Luganda #FarmingUganda #BroilersVsLayers #EggProduction #MeatProduction #Profitability