Bannayuganda beeyongedde okwettanira empiso ya siriimu, ebayambye nnyo
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Bannayuganda beeyongedde okwettanira empiso ya siriimu, ebayambye nnyo
10 602 просмотра · 3 недели назад
Akawungeezi
813 тыс. подписчиков
10 602 просмотра · 3 недели назад
Bannayuganda buli lukya beeyongera okujjumbira okukozesa eddagala lya Lenacapavir, eritangira ku siriimu,nga lino luyisibwa mu mpiso era nga limala mu mubiri okumala emyezi mukaagaMu kaseera kano okweyambisa eddagala lino kubunye kyenkana mu ggwanga lyonna, naddala mu bitundu omusinga okubeera okusasaana kwa mukenenya okungi. Kati omusasi waffe,atutte akadde ne yekaanya enkozesa y’eddagala lino,kko ne ntekateeka ya gavumenti okulibunya mu ggwanga lyonna, ate ku beeyi esoboka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda