Yiino engeri ab'ebyokwerinda gye baakwata omusamize eyasangibwa n’ebyawongo e Mpigi
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Yiino engeri ab'ebyokwerinda gye baakwata omusamize eyasangibwa n’ebyawongo e Mpigi
45 038 просмотров · 9 месяцев назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
45 038 просмотров · 9 месяцев назад
Olunaku lw’eggulo twakulaze emboozi y’abaana abawerako abaababula ne bataddamu kumanyikako mayitire mu ggombolola y’e Kamengo mu disitulikirti y’e Mpingi era ng’embeera eno ebadde etandise okwewanisa abazadde emitima, kyokka okukwatibwa kwa mutuuze munnaabwe Ivan Muwanga gwe baasanga n’ebisigalira by’abantu kuwadde abazadde bano essuubi nti ob’olyawo y’abadde emabega w’okubula kw’abaana bano. Mu mboozi eyokubiri katukulage engeri engeri Muwanga gyabaamugwa mu buwufu na butya bwakweese ebikolobero by’akoledde emyaka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda