EBY’AMAGERO EBY’EKIFERE: Baabano abaakozesebwanga okuzannya katemba mu kkaniisa
Akawungeezi
0:00 / 0:00
EBY’AMAGERO EBY’EKIFERE: Baabano abaakozesebwanga okuzannya katemba mu kkaniisa
28 634 просмотра · 11 ч назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
28 634 просмотра · 11 ч назад
Ebyamagero ebikolebwa n'okuwonya endwadde enzibu byongedde okusomboola abantu okwesogga kanisa ezenjawulo okwetoloola Uganda. Wabula waliwo okwemulugunya okuva mu bannayuganda abamu oba nga ddala ebyewuunyo bino byonna bituufu era nga bikolebwa mu linnya lya Katonda. Mu mboozi yaffe gy'etwakomezzaawo okuva mu kunoonyereza kwe twakola, tugenda kulaba ekitundu eky'okubiri olabe bwe twatuukira ddala ku bantu abayambako abamu ku basumba mu Kampala okuzannya katemba ono mu kkanisa zaabwe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda