EBIBALUWA E MASAKA: Poliisi egamba ababisuula be baagwa mu kalulu k’ebyalo
Akawungeezi
0:00 / 0:00
EBIBALUWA E MASAKA: Poliisi egamba ababisuula be baagwa mu kalulu k’ebyalo
2 313 просмотров · 10 часов назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
2 313 просмотров · 10 часов назад
Ku nkomerero y’omwezi oguwedde waliwo abantu nakati abatanakwatibwa abasuula ebibaluwa ebitisatiisa abatuuze ku byalo okuli Kisoso, Kiteredde ne Kimwaanyi mu gombolola ye Kimaanya -Kabonera mu Kibuga Masaka nga balabula nga bwebagenda okubalumba babatuseeko obulabe akadde konna.Kati okugema embeera eno , olwaleero abatuuze n’abakulembeze b’ebitundu bino bakedde kukuba lukiiko bakaanye bwebagenda okwerinda abatemu bano.Poliisi egamba nti byeyakazuula biraga nti abasuula ebibaluwa bino bebaali bavuganya ku bwa ssentebe ne batawangula, kwekusalwo okwagala okutuusa ku banaabwe obulabe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news, visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter: / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda