ANADDIRA OYO MU BIGERE? Bubuuno obubonero kw’oyinza okumutegeerera
Akawungeezi
0:00 / 0:00
ANADDIRA OYO MU BIGERE? Bubuuno obubonero kw’oyinza okumutegeerera
8 556 просмотров · 4 часа назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
8 556 просмотров · 4 часа назад
Wakati mu kukungubaga olw'okufa kw'omukama, Abatooro n'ensi yonna okutwaliza awamu ate balinda ókulaba anaamuddira mu bigere. Bangi basuubira nti ejja kuvaayo omuntu alangirire nti Omukama wuuno naye tutegeezeddwa nti ennanga teba bw'etyo.Abo bokka abanagoberera emikolo egigenda okukolebwa mu kuziika n'oluvannyuma lw'okuziika be bayinza okutegeera amangu ani agenda okudda mu bigere nga omukolo omukulu ogw'okumutuuza tegunnatuuka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news, visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter: / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda