OMUKAMA GAFABUSA: Okwiri wa Bunyoro ayagala adduukirirwe mu by’obujjanjabi
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OMUKAMA GAFABUSA: Okwiri wa Bunyoro ayagala adduukirirwe mu by’obujjanjabi
3 222 просмотра · 4 часа назад
Akawungeezi
817 тыс. подписчиков
3 222 просмотра · 4 часа назад
Omulangira omukulu mu Bukama bwa Bunyoro Fred Mugenyi akunze olulyo olulangira nabanyoro bonna okuvaayo okudduukirira omulanga gw’okujjanjaba Omukama wa Bunyoro Solomon Gafabusa Iguru asooka.Ono ategeezezza nti wadde mukiseera kino Omukama aliko obujjanjabi bwafuna, wakyaliwo obwetaavu obwo bujanjabi obwenjawulo okusobola okutereeza obulamu bwe.Ayongedddeko nti waliwo eddibu ddene mu bukulembeze mu Bukama bwa Bunyoro engeri ekisanja ky'omuhiikirwa gye kyaggwako. Yabyogeredde mu lukiiko olw'abolulyo olulangira olwagendereddwamu okulaba engeri gye batwala Omukama okufuna obujjanjabi obusinga ku bwafuna.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda