Перейти к содержимому

Abaddukanya gavumenti z’ebitundu boogedde okusomoozebwa kwe basanga

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Abaddukanya gavumenti z’ebitundu boogedde okusomoozebwa kwe basanga

1 540 просмотров · 9 часов назад
Akawungeezi
817 тыс. подписчиков
1 540 просмотров · 9 часов назад
Abakulembeze okuva mu Bibuga, Munisipaali ne Tawuni Kanso okwetoloola eggwanga baagala gavumenti eyongere ku nsimbi ze bawa basobole okuweereza abantu baabwe obulungi n’okuyaba eggwanga okutuuka ku nkulaakulana eyomuggundu. Mu nsisinkano bano gye bamazeemu ennaku bbiri mu kibuga Hoima, banokoddeyoebintu ebyenjawulo ebikyabasomooza bye baagala gavmenti ebayambeko okugonjoola omuli kasasiro mpozi n’obutaba na nsimbi ziddaabiriza nguudo kko n’ebyuma ebikola enguudo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda