Перейти к содержимому

Ekisinde kya PLU kitandise okukunga obuwagizi eri Gen Muhoozi

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Ekisinde kya PLU kitandise okukunga obuwagizi eri Gen Muhoozi

2 106 просмотров · 15 часов назад
Akawungeezi
817 тыс. подписчиков
2 106 просмотров · 15 часов назад
Abakulembeze ba NRM kko n’ab’ekisinda ki PLU mu ggombolola ye Lubaga bakunze abantu baabwe okukomya okwerumaruma basobole okunyweza enkolagana n’okutambuza emirimu obulungi. Bano era basabye omuduumizi w'amagye era nga ye ssenkulu w'ekisinde ki PLU ayimbule abavubuka abazze bakwatibwa ku nsogna z'ebyobufuzi nga bagamba nti bangi ku bbo baakozesebwa bukozesebwa. Bibadde ku mukolo gw'okukungaanya emikono egisemba munnamagye Gen. Muhoozi Kainerugaba okwesimbawo ku bukulembeze bw’egganga mu kisanja ekijja. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda