Перейти к содержимому

Kizuuse nti Kuraish Kamugisha alina akakwate ku ttemu eryafiiramu 5 e Kijonjo, Masaka

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Kizuuse nti Kuraish Kamugisha alina akakwate ku ttemu eryafiiramu 5 e Kijonjo, Masaka

16 126 просмотров · 1 дн. назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
16 126 просмотров · 1 дн. назад
Eby'omusajja Kuraish Kamugisha agambibwa okutta abantu n'abalya birabika nga ssi byakuggwa mangu.Kati getusomodde galaga nti ono azze yeenyigira mu butemu obutali bumu omuli n'obwo obwaliwo emyaka 13 emabeka mu bitundu by'e Rakai, family ya bantu 9 bwe yaayingirirwa n'etemulwa.Omusango guno kata gutwaliremu n'omuvuzi wa mmotoka z'empaka Ponstiano Lwakataka kuba poliisi yamukwata ng'erumiriza nti yalina akakwate ku ttemu eryo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda