Abali mu mulimu gwa manda bakukkulumidde poliisi, bagamba bagasuubula bweru
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Abali mu mulimu gwa manda bakukkulumidde poliisi, bagamba bagasuubula bweru
10 904 просмотра · 6 ч назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
10 904 просмотра · 6 ч назад
Abali mu mulimu gw’okusuubula amanda batubuulidde nti eby'okusuubula amanda ga kuno baabivaako dda olw'obulippo obuzze buteekebwawo gavumenti nga kati bagajja mu mawanga agatuliraanye.Bano bebuuza ate ekiragiro ky'okukwata abasangibwa n'amanda gye kyavudde nga ate ne gye bagajja baweebwa layisensi zaayo Uganda zetalinaako kakwate.Abakozesa amanda nabo beraliikirivu nga bebuuza kye baneeyambisa olw'enkola endala eziriwo okuba ez'ebbeeyi ennyo.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news, visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter: / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda