OKUKUNGUBAGIRA OMUKAMA OYO: Gav’t eyimirizza bannansi ba Congo okwetaba mu kuziika
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OKUKUNGUBAGIRA OMUKAMA OYO: Gav’t eyimirizza bannansi ba Congo okwetaba mu kuziika
7 968 просмотров · 1 день назад
Akawungeezi
814 тыс. подписчиков
7 968 просмотров · 1 день назад
Tukitegedde nti minisitule y’e by'obulamu eyimirizza bannansi ba Congo ababde baagala okubawo mu kuziika abadde Omukama wa Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru IV, nga omutawaana guvudde ku kirwadde ki ebola ekikyatawaanya eggwanga lino.Okusinziira ku kiwandiiko ekivudde mu minisitule kyetulabyeko, ensalo ezaawula Uganda ne Congo zakusigala nga nziggale, sikulwa ng’abalina Ebola babeera mwabo abanajja okukungubaga.Kati bano bawabuddwa okweyambisa emikutu emigatta bantu oba emikutu gyamawulire emirara okugoberera ebinaaba bigenda mu maaso mu kuziika.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news, visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter: / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda